Kitalo! Coach Fred Kajoba Afudde

0 minutes, 18 seconds Read

Ekikangabwa kigudde mu bannabyamizannyo bwe bafunye amawulire g’okufa kw’omutendesi w’omupiira, Fred Kajoba. Omu ku bannabyamizannyo, Hajji Hassan Badru Zziwa y’afulumizza amawulire g’okubika kkooki Kajoba.

Kajoba yaliko omutendisi w’abakwasi ba ggoolo ku ttiimu y’eggwanga eya Uganda Cranes.

Omwoyo gw’omugenzi Katonda aguwe ekiwummulo eky’emirembe.

The post Kitalo! Coach Fred Kajoba Afudde appeared first on Kyaggwe TV.

Similar Posts

Leave a Reply

Your email address will not be published. Required fields are marked *