Pr. Mafaabi alabudde ku ngeri ennyimba gye ziyinza okuwabya ekkanisa

Wave Choir okuva mu Austria ng’eyimba. BYA KYAGGWE TV | MUKONO | Kkwaya z’Abadiventi ez’enjawulo okuli n’evudde mu Austria zikungaanidde ku kitebe ky’obulabirizi bwa East Buganda obwakatongozebwa mu kukuza olunaku lw’okuyimba mu bulabirizi muno. Bano bakungaanidde ku kkanisa ya Mukono Central SDA Church esangibwa mu kibuga Mukono mu kusinza kwa ssabbiiti. Kkwaya zino ziyimbye ennyimba […]

Amasasi ne Ttiya Ggaasi Bonyoose Nga Poliisi Egumbulula LOP Ssenyonyi ne Banne mu Lubigi

BYA TONNY EVANS NGABO Poliisi n’amajje bikubye amasasi mu bbanga ssaako omukka ogubalagala  nga balemesa  akulira oludda oluvuganya mu paalamenti, Joel Ssenyonyi ssaako ababaka ba palamenti wamu n’abakulembeze abalala ababadde bagenze okulaba  abatuuze  mu Lubigi  ekisangibwa mu munisipaali y’e Nansana ekitongole ekivunaanyizibwa ku buttoned bw’ensi ekya NEMA be baamenyedde amayumba  gaabwe n’ebintu ebirala omuli ne […]

Police Fire Teargas, Live Bullets to Stop Ssenyonyi from Touring the NEMA Eviction Wreckage in Lubigi

Police and the army on Monday afternoon fired live bullets and teargas to disperse a gathering at Lubigi swamp in Nansana Municipality, Wakiso district where the National Environment and Management Authority (NEMA) has been evicting residents since May 27, 2024. Police and the soldiers intervened to disperse the gathering shortly after the arrival of politicians […]

Enkima Zikwasizza Abayizi ba Makerere University

Poliisi ekutte n’eggalira abayizi babiri abasomera ku Makerere University ng’entabwe evudde ku kusangibwa nga bakukusa enkima okuzifulumya ebweru w’eggwanga nga tebagoberedde mateeka. Okusinziira ku mwogezi wa poliisi mu ggwanga, Fred Enanga, abakwate kuliko; Lubega Frederick n’omuvubuka Ankunda Isborn. Enanga asinzidde ku kitebe kya poliisi ekikulu e Naguru ategeezezza nti ababiri bano baakwatiddwa nga balina enkima […]

Court Halts 2024/2025 Uganda Miss Tourism

The High Court sitting in Rukungiri has issued an interim injunction against the 2024/2025 Uganda Miss Tourism Kigezi pageant due to a management feud. Organized by Miss Tourism Uganda-Pearl of Africa, the 9th edition of the competition, aimed at promoting the region’s tourist attractions, had been scheduled for July 15, 2024, at Immaculate Heart Girls […]

Abasiraamu e Mukono Bajjumbidde Okusaala Iddi N’okusala Ebisolo

Abasiraamu ku Wacity Motors nga basala emu ku nte ezaasaddaakiddwa ennayama n’egabirwa abantu. Abasiraamu bakungaanye mu bungi ku muzikiti omukulu mu kibuga Mukono okusaala Iddi oluvannyuma ne beenyigira mu kusala ebisolo. Ng’akulembeddemu okusoma khutubba, disitulikiti Khadhi w’e Mukono, Shiekh Abas Ssenkuba Ssonko akunze Abasiraamu okwenyigira mu kukola ennyo n’agamba nti abaavu abalowooleza mu kusabiriza mu […]

NUP Supporters Challenge Kabaka’s New Kyaggwe Leadership Appointments

The newly constituted leadership committee (Lukiiko) of Kyaggwe County (Ssaza) faces backlash from a faction of the National Unity Platform within Mukono Municipality. The controversy arose following mid-April 2024 reshuffles by the Kabaka of Buganda Kingdom- Ronald Muwenda Mutebi II. These reshuffles were announced through Charles Peter Mayiga, the Katikkiro of Buganda. Among the appointments […]